Qafila-t-as-Salam (OLUGENDO OLULUNGI) |
||||
Abantu ebikumi bibiri abebitone ebyenjawulo and abamu
kubo bakazi, abalala basajja okuva munsi yonna bakusisinkana, mu kibuga
Tripoli ekya Libya, okutandika olugando lwabwe olwokuvuga enngamiya okumalako
amawanga Chad, Sudan, okutuka mu Uganda mu lugendo lwabwe luno, bebekulakulanya
mu bibinja ebyenjawulo munsi yonna kinomu nebyo kwegatta mu bikwate, mukuzanya
katemba okuzanya films oba videos, amazina, okuyimba, okusiiga ebifananyi
nokuweesa ebintu ebyenjawulo, nokwagaza abantu banabwe ebyobuwangwa bwabwe.
Basisinkana mubibinja okukubaganya ebirowoozo ku ddiini zabwe nekumbeera
zabantu babulijjo, nekuntambula zabwe mu bulamu obwenjawulo (kumawana agabulijjo
nagansi yonna) "kungeri gyebakulamu mu ngeri eyenjawulo nokusobola
okubeera awamu nga ekitole. Okuyiga eddembe lyobuntu, okuyiga amateeka awamu
nebiragiro, nokusoma kubintu ebisaana nebyo ebitasaana awamu nokuyiga embeera
zebitonde byona ebisa nenkula yabyo . Era bagenda bayiga engeri omuntu gyayinza
okubuuza ebibuuzo era nengeri gyayinza okubidamu. Bayiga kubikwata kumalogo
oba ebyobusawo obwekinansi nokuyiga ebikwata kubyawandiikibwa ebitukuvu
nokumanya amakulu agabirimu nokumanya luanda ki oluli wakati webintu byobuwangwa
nebyawandikiibwa ebitukuvu . Abantu bano bateekateeka obulamu bwabwe bona
mu bukiiko obubakulembera bonna er ebivamu byona biwandiikibwa era nebirangirirwa
wonna.
Mulugengo lwabwe luno bawerekerwako abantu abalina obumanyirivu mu ddungu, okugeza nga abasawo nabalongosa ebikozesebwa byabwe byona abakulimbeze bamawanga ana agetabye mulutambula luno bakiriganyiza kubukuumi bwekitongole kino, nadala mubitundu ebirimu entalo ezomunda er balonda omwogezi wabwe anatabaganya nabalwanagana era nga bayambibwako obukuumi bwe kibiina kyamawanga amagatte. Ebyensimbi buli yenna eyetabye mu lutambula luno kabe musajja oba mukazi
ajja kuwangayo ekyo kyonna kyaba asobodde okusobola okusasulira ebye mpuliziganya
mumawanga gonna, ebya basasuliddwa abe kigongole ky multinational Trusts. |
||||
Okubeera mu bitundu byensi eno eye toloode omuntu mwasobola
okutambula enkumi nenkumi zakilo metres mu budde mpawo kaaga, abantu bafiridwa
enkolagana olwobudde awamu nebiseera olwentambula ye nngamiya enafu oba
Qafila-t-as-Salam byakusanga obuzibu obwo olwobwaguuga (bugazi) bwe ddungu
ne mbeera zebibira ku lukalu lwa Africa bigya kubayamba okuva mu bukulembeze
bwa banadiini basobole okwekolera ebyabwe ebyanakyewa. Olwo kubeera ekintabuli
mubyobuwangwa, kigya kuletera abalambuzi bonna okuyiiya ebitone ebipya awamu
nembera zabantu olwobwagazi bwabantu munsi yonna ekitongole kyebyempuliziganya
munsi yonna awamu ne Qafitat bebagenda okukulemberamu okusasanya amawulire
gekigambo kya Katonda mubitundu ebikyali ebikakanyavu ebitakiriziganya na
kigambo kya Katonda munsi yonna era ekibinja kino kigya kwekalakasa olwokwagala
okuyamba amawanga amaavu agali ku semazinga wa Africa. |
||||
Olukunngana lwabantu bona abali mu kibinja kya ba Qafila-t-as-Salam
munsi lubamu okukubaganya ebirowoozo nokuwa amagezi abantu. Okutondawo akakiiko
akanatulwaako abakiise okuva mu mawanga aganjawulo okuteekateeka olugendo,
obudd, ebibuuzo kubitone byabwe, emmere, obuyonjo endabirira yebikozesebwa
eneyisa. Okuwayo obuyambi wonna.
Christof Wackernagel, Tripolis - 24-1-1999 |